EMBUGA YE SSAZA KYAGGWE MU GGULU
16/04/2023
Ssekiboobo Elijah Bogere Mulembya yasimbula emisinde gy'amazalibywa ga ssabasajja Kakabaka age 68 ku bizinga bye Koome.
Ssekiboobo yakutira bana kyaggwe okubeera abasaale mu kulwanyissa obulwadde bwa mukenenya okubumalawo mu 2030.
Ssekiboobo era yakubiriza abasajja okubeera abasaale okutaasa abaana abawala okufna mukenenya.
(Namugera K Robert kulw'ekitongole kyamawulire essaza kyaggwe
13/04/2023
Ssekiboobo Elijah Bogere yakikirira banakyaggwe mukugyaguza amazalibwa ga ssabasajja aga 68 mulubiri em
Nga 24 Museenene 2022, Lyali Ssanyu jjereere-Katikkiro nga Akwassa abe'kyaggwe engabo oluvanyuma lwo kusukuluma munzilukanya ye'mirimu mu mwaka 2022.
Kyaggwe baagikwasa engule yobuwanguzi, lye ssaza elyanywa akendo mumasaza amalala. Tukuletede okwogera kwa Katikkiro nga ali ku mbuga ye Ssaza Kyaggwe mu Ggulu Mukono
Okwaniriza Katikiro mu Ggulu ekyagwe
Katikiro nga asiima abamassaza
Bana kyaggwe nga bakunganye okwaniriza ebirabo ebyo kubasiima olwokusukuluma mu massaza amalala
Mu mwaka 2021 Namungi wa banna kyagwe yeeyiwa ku ssaza ekyaggwe nga Ssekiboobo omuggya Elijah Boogere atuzibwa nga Ssekiboobo wa kyagwe owa'makumi assatu
Ssekiboobo nga akwasibwa engabbo yo'bukulembeze
Ssekiboobo nga atudde nabamwukabe