Make each of the following verbs into the prepositional form.
1. okufumba
2. okuyamba
3. okusiika
4. okulinda
5. okusasula
6. okugula
7. okugenda
8. okuzina
9. okukendeeza
10. okutonda
11. okupangisa
12.okuwogana
13. okugeka
14. okunona
15. okulumba
16. okusamba
17. okwewandiisa
18. okutunga
19. okubaka
20. okwazika
1. okufumbira
2. okuyambira
3. okusiikira
4. okulindira
5. okusasulira
6. okugulira
7. okugendera
8. okuzinira
9. okukendeezeza
10. okutondera
11. okupangisiza
12. okuwoganira
13. okugekera
14. okunonera
15. okulumbira
16. okusambira
17. okwewandiisiza
18. okutungira
19. okubakira
20. okwazikira